Kyino, kyino Kyino kyendiko sikyangu S'agala kukulumya bambi Kale saagal'okaabe Njagal'omanye Nti okwagalana kwaffe Kuwedewo nze ngenda Nafunayo ey'omulala Yebeerer'eyo mukyaalo Oli yantwaala omwoyo Kangende, ndeme kkumalira biseera Mala gansonyiwa Kasita nkubuulidd'ensonga Ffuna y'omubeezi omulala Nsazeewo kati bambi ngenda Kangende, ndeme kkumalira biseera Kangende, mbeere n'oyo eyatwaala omutima gwange Gw'ate kinyamba kki okuba ffembi Ng'ate omwooyo bweguluma Gulumir'oli gulumir'oyo munakyaalo Neyagalir'oyo njagal'oyo munakyaalo Ngende mbeere n'oyo nze Alin'empisa ng'ate Mukkakamu tayagala bayomba Nze mmussanira nzekka Ob'omutonzi asazeewo mbeere n'oyo Munakyaalo Akwaata kiddima ng'ate Akokya nkko ku bikokyo Amanyi n'engero esonge Kangende, ndeme kkumalira biseera Kangende, mbeere n'oyo eyatwala omutima gwange Gw'ate kinyamba kki okuba ffembi Ng'ate omwooyo bweguluma Gulumir'oli gulumir'oyo munakyaalo Neyagalir'oyo njagal'oyo munakyaalo Ngende mbeere n'oyo nze Alin'empisa ng'ate Mukkakamku tayagala bayomba Nze mmussanira nzekka Ob'omutonzi asazeewo mbeere n'oyo Munakyaalo Akwaata kiddima ng'ate Amanyi n'engero esonge Akokya kko ku bikokyo Kangende, ndeme kkumalira biseera Kangende, mbeere n'oyo eyatwala omutima gwange Gw'ate kinyamba kki okuba ffembi Ng'ate omwooyo bweguluma Gulumir'oli gulumir'oyo munakyaalo Neyagalir'oyo njagal'oyo munakyaalo